*OKUTAMBULA NGA OMUGANDA.*
*1* ) Nze ________ mbeera ______.
*2* ) Ndi Mutabani oba Muwala Wa___________e________ (kitaawo bwaba yafa ogamba nti agalamidde) e________.
*3* ) Ndi muzzukulu wa_________(Atudde/agalamidde) e________.
*4* ) Ndi muzzukulu wa_________atudde e _________.
*5* ) Ndi muzzukulu wa_________atudde e__________.
*6* ) Nva munnyumba ya__________e________.
*7* ) Nsibuka Mu luggya lwa________e________.
*8* ) Mu Lunnyiriri lwa________e_________.
*9* ) Mumutuba gwa________e_________.
*10* ) Mu sigga lya________e_______.
*11* ) Jajja owakasolya ye________atudde e_______.
Oyo nga y'angatta ku ssabasajja kabaka Wa Buganda.
*12* ) Neddira_______Akabbiro_________.
*13* ) Omubala gwaffe guvuga nti _________.
*14* ) Mmange anzaala ye__________atudde e_________.(Agalamidde.
*15* )Muwala________e________.
*16* ) muzzukulu wa________e_______.
*17* ) jajja owakasolya ye _________Atudde e_________.
*18* ) Jajja omukazi azaala kitange ye_______
Muzzukuluwa__________.
*19* ) jajja omukazi azaala mmange ye_______muzzukuluwa__________.
Era Ndi muganda.
Mutandike okunoonya nokumanya ensonga ezo.
Muwandiike eby'okuddamu mu bitabo byaffe.