Mu Buganda ekintu ekiyitibwa amaka kintu kikulu nnyo,era buli muntu alina amaka mwava ,oluusi amaka gayinza okuba nga twogera Ku Taata ,Maama,n'abaana baabwe( Nuclear family). Ekiti eky'okubiri he maka nga twogera Ku Bantu bonna betulinako akakwate.(Extended family). Era abantu about bolinako oluganda balina obukulu obwenjawulo/emigaso egyenjawulo .Menya obukulu bw'abantu banno wammanga.

Maama.

Taata.

Kojja.

Omujjwa.

Ssenga.

Jajja.

(Omulimu guno guteeke  my bitabo byaffe eby'oluganda.)